Wiiki eno ku Birowoozo tubaleetela emboozi yaffe esookera ddala mu lulimi lwaffe luno oluganda. Nze ne Sophy tunyumirwa nyo okwogera olulimi lwaffe! Lujjayo ddala kki kyetuli ng’abantu. Eno emboozi yesoose kunyinji ezikyajja mu maaso era katusuubire nti ebanyumira nga ffe bwetwanyumiddwa.
Kale no twegateko nga bwetuwayaamu!