
Sign up to save your podcasts
Or


Arsenal Ekyenyweleeza kukimeeza kya Premier League nobubonero 30 nga eno esingako Man City obubonero butaano.
Empaka za premier league zidamu leero. Bino nebisingawo mu episode yaffe eyaleero. Wegatte ku Fantasy Premier League yange: https://fantasy.premierleague.com/leagues/auto-join/dzw8gc
Champions league yazeemu wakati mu Vvaawo mpitewo ne bbugumu elyakasaameme. bino nebilara mu episode yaffe enyuvu.
Amawanga amalala 3 okuva ku Lukalu lwa Africa gayiseemu okugenda mu mpaka za world cup . gana kwekuli Senegal , Ivory Coast ne Southafrica. Bungeleza asambira wagulu nga Jjanzi oluvanyuma naye okwesogga empaka zino. Bino nebisangawo mu episode yaffe enyuvvu.
Amawanga 22 gekayitawo okwesogga empaka za Fifa World Cup. Tugakuletedde mubujuvvu saako n'ago amawanga agalinda.
BIbino Ebyempaka za world cup qualifier ku lukalu lwa Africa , Bulaya saako ne Semazinga wa Asia.
Uganda Cranes ekyaala mu ggwanga lya Botswana okuzanya world cup qualifier fixture yaayo esembeledde ogwakmalalilizo gwa campaign eno. Bino nebilara mu episode yaffe enyuvvu.
Arsenal Yetisse Ekimeeza oluvanyuma lwokukuba Westham ate Liverpool nekubwa Chelsea. Man Utd Yeyolezaako ennaku ku Sunderland byonna muno.
Team ya Arsenal Yeyambisizza Omukisa Crystal Palace Gweyajiwadde bwetyo neyoyongela okugoba Liverpool Kukimeeza. Grahama Potter bamusubiliza Okukwata Man U saako Nempaka Za Champions League Eziddamu.
Fixture za weekend zaleese abanene mukubiro ; Manchester United , Chelsea , Liverpool ne Real Madrid , Enyindo yenkata. Arsenal enasoboola okukozesa akakisa kano egatte Liverpool Kukimeeza ?
From the publisher's feed